ABAGOLE ** Our Candidates to the Order of Priesthood 2022
The Office of the Vocations Director would like to present the candidates for the sacrament of ordination for the year 2022 from the Diocese of Masaka


Rev. Fr. Asiimwe Joseph
Yazaalibwa Omw. Mugisha Patrick n’Omuky. Mugisha Maria Nakibuule, nga 28 December, 1992 ku kyalo ky’e Bukalasa ew’omuzaalisa.


Rev. Fr. Bakka Joseph
Yazaalibwa Omugenzi Christopher Kaweesa n’Omukyala Tereza Nassaka. Yazaalibwa nga 22 September 1993 e Biikira Parish


Rev. Fr. Kaseekende Joseph Mary
Yazaalibwa Omw. Augustino Mabira Lubowa n’Omuky. Elizabeeti Namanda ab’e Kitasiba-Kakuuto, nga 30/10/1992 mu Ddwaaliro e Kakuutomu Bigada Parish.


Rev. Fr. Kasumba George William
Yazaalibwa Omugenzi Herman Ssebyonga n’Omuky. Margret Nakagimu Ssebyonga nga 25th.06.1991 mu ddwaliro e Kitovu ku kyalo Bisanje mu Masaka City.


Rev. Fr. Kayanja Morris
Yazaalibwa Omwami. Yoanna Baptista Mukwaya n’Omukyala Maria Gorreti Naggiriinya nga 11/11/1993 mu Ddwaaliro e Kitovu abo ku kyalo Lwannunda mu Narozari Parish.


Rev. Fr. Kayongo Emmanuel
Yazaalibwa Omwami Busuulwa Gerald (R.I.P) n’Omukyala Assumpta Nakankaka Nakigoye mu ddwaliro ekkulu ery’e Masaka nga 25th December 1991.


Rev. Fr. Kiyimba Alex
Yazaalibwa Omwami. Richard Ndaula n’Omukyala Edith Nakaweesi Ndaula nga 29 November 1992 e Kisosso mu Kigo eky’e Kyabakuza, Masaka Diocese.


Rev. Fr. Kizito Nkologi Mapeera
Yazaalibwa nga 27/03/1986 mu kisomesa kye Kawule e Kago mu Butende Parish.


Rev. Fr. Mwanje Atanansi
Yazaalibwa nga 02nd March, 1993 era yabatizibwa Rev. Fr. Maurice Kigoye nga 18th April, 1993 e Biikira.


Rev. Fr. Ssebadduka Stephen
Yazaalibwa Omwami Godfrey Muwanga (RIP) n’Omukyala Nnampeera Maria Gorreth nga 21st -10-1988, mu kigo kye Nazareth, Katongero Sub Parish.


Rev. Fr. Ssebuuma Kato Benedict
Yazaalibwa Ssalongo Aloysius Ssenyondo Muwulya (R.I.P) ne Nalongo Cissy Nabayunga nga 22 Mutunda 1992, wamu ne mulongo munne, Babirye Nanyondo Millan ku mutala Kalagala ogusangibwa mu Kisomesa ky’e Kyalusowe mu Kigo ky’e Kitovu.


Rev. Fr. Ssempembe Herman
Yazaalibwa Mwami. Henry Ssempembe n’Omukyala Annet Nakayonga. e Matale Parish.


Rev. Fr. Ssenyange Joseph
Yazaalibwa Omwami. Simplisio Kaliisa n’Omuky. Nabiryo Rosemary nga 6 November 1993. abatuuze be Luteebe mu Bethlehem Parish.